Abavubuka ba Pulezidenti Museveni Balina Envi – Babaka

0
508

Ababaka ba paalamenti abakiikirira ebitundu bya Kampala beemulugunyizza ku mudidi gw’ensimbi omukulembeze w’eggwanga Yoweri Museveni gw’agabira abavubuka mu kibuga nga bo abakulembeze abakiirira abantu bano tabategeezezza. Ababaka bano bagambye nti presidenti Museveni okugenda mu bitundu byabwe nga tebamanyi kimuviirako okumufera kuba abafuna ensimbi si bavubuka wabula bazeeyi bennyini. Wabula bano Minista wa Kampala Betty Kamya abasekeredde ng’agamba nti kampeyini yaabwe eya tubalemese tegenda kutiisa gavt.