Abavubuka Bakalidde mu Bakuumaddembe

0
262

Oluvannyuma lwa poliisi okulemesa bannamawulire okukwata ebifaananyi byokudda kwomubaka Bobi Wine bannabyabufuzi abavubuka abeegattira mu kibiina kyabwe ekya Interparty Youth Platform (IYOP) abavumiridde ekikolwa kino nga bagamba kino kikolwa kya kulinnyirira ddembe lya buntu