Abavubuka Bano Mbu Baakoowa Okwekalakaasa

0
329

Wabaddewo katemba ku hotel ya Bativa mu Kampala ebibiina by’abavubuka abeeyise abawagizi ba Bobi bwe basisinkanye, ekibinja ekimu ne kidduka kinnakyo. Ekibnja ky’abavuka abeeyise concerned youth babadde bakyategeeza bannamawulire nga bwebatategeera nngombo ya People power ne zireeta ekibinja ekirala ekigambye nti kivudde mu Geto olwo aba concerned youth ne babuna emiwabo.