Ab'ebyobulamu e Lyantonde Basattira

0
402

Abantu 10 beebakakasiddwa okuba nga beebakafa omusujja oguva ku nnyama y’ebisolo ebirwadde mu district y’e Lyantonde. Olw’okuziyiza emisinde obulwadde buno kwebubadde busasanira, ab’obuyinza e Lyandonde basazeewo okuyimiriza okutambuza, okutunda n’okulya ennyama mu gombolola ezirimu obulwadde buno.

More News