Akalulu K'eSheema Wekali Kanyuma!

0
865

Munna NRM, Guma Nuwagaba eyammibwa kaada y’ekibiina okuvuganya ku kifo kya Sheema North asaze eddiiro ne yeesogga ekibiina kya FDC ng’agamba nti akooye obunnanfuusi n’okutiisibwatiisibwa. Nuwagaba ono nga yeeyali omubaka wa president mu district y’e Mitoona FDC emukwasizza kaada yaayo mu butongole okubakiikirira mu kalulu kano.