Ani Afera Abantu Okubatwala ku Hijja?

0
767

Ekibiina ekigatta abatwala abantu e Makka mu kulamaga kitandise okunonyereza ku bantu ssekinoomu nebibiina ebigambibwa nti biriko bannayuganda bebafera nebabasuubiza okubatwala okulamaga kyokka nebamaliriza nga babbye babbe. Okusinziira ku kibiina kino abamu ku banene mu gavumenti beekobaana ne bamaseeka abamu nebatunda visa nga bagamba abantu nti zibaweereddwa gavumenti.

TagsHijja