Aripoota ku Nfa ya Kirumira

0
413

Gavumenti eriko abantu beyakutte nga kiteeberezebwa nti be batta eyali omupoliisi Muhamad Kirumira. Minisita w’ensonga zoomunda mu ggwanga Obiga Kania amawulire gano yagawadde Paaliyamenti bw’abadde agyanjulira alipoota ekwata ku kuttibwa kwa afande Kirumira nga bweyasuubiza sabiiti ewedde.