Asiiku Obulamu: Abazaalibwa Nobulwadde Bw’omutima Bangi

0
458

Abakugu mu ddwaliro ly’emitima e Mulago erya Uganda Heart Institute boogedde ekikyabalememesa okujjanjaba Bannayuganda emitima wadde nga balina obukugu obumala.
Dr John Omangino akulira edwaliro lino ategezeeza nti wadde balina ebyuuma ebyetaagisa n’abasawo naye ebikozesebwa balina bitono nnyo nga tebasobola kukola ku buli mulwadde.