Baabano Bakwatiddwa N'emmundu e Jinja

0
370

Poliisi e jinja ekutte omuvubuka ow’emyaka 19 gyokka lwa kusangibwa na mmundu gy’abadde akukulira mu bumenyi bw’amateeka. Bazilio Gimeyi omutuuze ku kyalo Wanyama mu katawuni k’e Bugembe mu disitulikiti y’e Jinja kati atemeza mabega wa mutayimbwa ku Poliisi e Bugembe. Eno y’emmundu eyokusattu okuzuulibwa mu bbanga lya mwezi gumu gwokka, bitundu by’e Jinja.