Bannakyewa Bawabudde Gavumenti, Ababaka Basusse Obungi

0
385

Ebibiina by’obwannakyewa ebirondoola ensaasanya y’ensimbi y’omuwi w’omusolo n’embalirira y’eggwanga bikubidde government omulanga obutakoma kukukendeeza bukendeeza bitongole bya gavt ebizze bimeruka nga butiko, wabula ekendeeze n’ebifo by’obukulembeze byebagamba nti byebisinze okunyunyunta bannayuganda.