Bobi Wine Aleese Obunkenke ku Makubo

0
889

Ekibuga Ntebe n’emiriraano basiibye ku bunkenke olw’abakuumaddembe abasiibye bateevuunya buli wamu okuziyiza abawagizi ababadde beesomye okweyiwa ku kisaawe okwaniriza omubaka wa Kyaddondo East, Robert Kyagulanyi Ssentamu ng’ava mu America gyabadde ajjanjabirwa.