Bobi Wine Alina By'asambye Abamerika

0
720

Omukiise wa Kyaddondo East mu paalamenti Robert Kyagulanyi asinzidde ku mukutu gwamawulire ogwa Aljazeera n’ategeeza nti tewali agenda kumulemesa kwogera ku nsonga eziruma eggwanga ng’akyali mulamu. Kyagulanyi alabise ng’akubye ku matu agambye nti omuwendo gw’abavubuka abanyigirizibwa naddala mu bbula ly’emirimu mu Uganda munene nnyo ddala nga bateekwa okuyambibwa.