Bw'otaave ku Buveera Ojja Kwejjusa

0
317

Bwekutabe kuwonga nnyo Uganda abasinga gyebayita ekkula lya Africa kiyinza okutandiika okwogerwako mu ngero naye nga byonna biva ku nsonga y’akaveera. E Kabale bwotukayo ettama oryegeka enondo anti akaveera kyekakoze eno enkoko ekikola baana baayo.