Dr. Kalule Bwanyumya Ekkomera Osirika!

0
911

Dr. Luzira Dr. Israil Kalule nga yoomu ku bantu abatano abaggyiddwako emisango gy’obutujju egyabaggulwako mu mwaka gwa 2o10 oluvannyuma lwa bbomu ezatta abantu mu Kampala bwebaali balaba omupiira gw’ekikopo ky’ensyi yonna ezaakamalirirzo. Kalule omukugu mu kujjanjaba endwadde z’olukonvuba agamba nti ekyasinga okumukosa mu myaka Omunaana gyeyakulungula mu kkomera, butaziika ku kitaawe eyafa ng’ali mu kkomera.