Ebyali Arua Bivuddemu Biragiro e Sheema

0
444

Oluvanyuma lweebyo ebyali mu kulonda omubaka wa municipali ye Arua nti gyebatuuka nokukubira emotoka y’omukulembeze we Gwanga amayinja Akakiiko k’ebyokulonda mu ggwanga kaweze ebikujjuko n’okuyisa ebivvulu ku nguudo mu biseera by’obululu. Kino bagamba kijja kuyambako okutangira obuvuyo n’obutabanguko obubaawo mu biseera by’obululu.