Eddy Mutwe Avunaanibwa Nga Ba Bobi Wine

0
531

Sebuufu Edward oba Eddie Mutwe nga bw’abamanyiddwa abangi nga ye mukuumi w’omubaka wa Kyaddondo East, Robert Kyagulanyi Ssentemu oba Bobi Wine, wamu ne Musa Senyange eyali avuga ki weetiiye ekigambibwa okwekiika mu luguudo okuziyiza emmotoka za pulezidenti Museveni mu Arua kkooti ento e Gulu ebasomedde gwa kulya munsi lukwe. Bino bizze nga kkooti enkulu mu Kampala yaakalagira Sebuufu ayimbulwe bunnambiro awatali kakwakkulizo konna.

More News