Enamba ya 999 mu Uganda Tekola?

0
565

President Museveni bweyabadde ayogereko eri eggwanga ku nsonga z’ebyokwerinda week ewedde yagamba nti enamba ya Police ey’essimu 999 yazzeeko era anti banayuganda baddembe okukubira poliisi ssinga baba bafunye obuzibu bwonna basobole okuyambibwa. Olwaleero omusasi waffe abinaanise angatto naabako wagenda okuwulugunya ennamba eno naye wadde evuze, tayambiddwa