Ennaku Enyiga Abaana Okufa Eno e Kayunga

0
366

Abaana ababeera bokka beeyongedde e Kayunga mu Bugerere, nga eno bwotuukayo olwaleero osanga amaka agawera abato bebeerabirira nookweyiggira ekyokulya. Awamu abaana baagoba bakadde baabwe ewaka, abalala abazadde baagwa eddalu awandi abazadde badduka obuvunaanyizibwa. Omusasi waffe Ezra Ssebuliba atalaaze Kayunga, era bino byaleese.