Ettendekero Ly'ebamafuta Libagasa?

0
357

Ettendekero lya gavumenti mu by’amafuta ne Gasi e Kigumba mu Bunyoro litubidde mu Katu olw’ebbula ly’abasomesa abakugu abasomesa abayizi mu byamafuta. Ettendekero lino lyatandibwawo n’ekigendererwa eky’okubangula abaana b’eggwanga mu byamafuta basobole okwefunira emirimu kati egikolebwa abeeru n’abagwira abalala abeesenza Bunyoro naye mukadde kano kigambibwa nti bali mukutendeka kwokya byuma.