Eyeeyita Nnyini Ttaka Abatiisa, Ate Nnyo

0
494
Abatuuze b’e Bamusuta ekisangibwa mu mumuluka gwe Namusale mu gombolola ye Kapeeka, Nakakaseke basobeddwa eka ne mu kibira nga tebamanyi kyakuzaako oluvanyuma lwokulabirawo nga omuntu eyeyise nyini ttaka agobye nomugagga gwegamba nti yeyaguzeewo.