Gavumenti Egenda Kugula Ekyuma Ekilondoola Babaka

0
401

Paalamenti emalirizza enteketeka zo’kuleeta echuma ki kalimagezi ekirondoola emirimu gy’ababaka gye bakoola oluvannyuma lw’okizuula nti abamu mu kifo ky’okukiikirira abalonzi baabwe, ate ebiseera ebisinga babimala mu kibuga ne mu bufunda nga beesanyusa . Bino byogeddwa sipiika wa paalamenti Rebecca Kadaga ng’asooma obukiiko obusinze okukola obubi mu mwaka omulamba oguyise.