Gavumenti Esiriseewo Kadaga N'ataama

0
691

Sipiika wa paalimenti Rebbecca Kadaga ayimirizza paalimenti okutuusa ku wiiki ejja ngentabwe evudd eku gavumenti kugaana kuleeta alipoota ekwata ku kutulugunya aabaunnyanja ku nnynja efuuse ensonga ensangi zino Paalimenti olunaku lweggulo yalagidde ssaabaminiista Rugunda alabikeko era annyonnyole ku ffujjo erikolebwa amagye ku bavubi ku nnyanja ngagamba ensonga eno evuddeko okukuba amimiro okuva mu bantu bangi