Gavumenti Eyanukudde Mubaje Kubyokutta Abasiraamu

0
761

Mu dduwa y’okusabira omugenzi Muhammad Kirumira okwali ku muzigiti omukulu e Kampala Mukadde, Mufti wa Uganda Seeka Shaban Ramadhan Mubajje yakolokota nnyo gavumenti olw’obutafaayo ku basiraamu, era n’ategeeza nti waliwo okulamulwa obubi.
Wabula gavumenti eyanukudde Mufti ng’egamba, teyabalamudde bulungi kubanga bakoze ekisoboka kyonna.