Gen. Tumukunde Akungubagidde Kirumira

0
820

Abantu abenjawulo bakyeyiiwa mu maka nga Afande Muhammad Kirumira eyakubwa amasasi naafa ku lw’omukaaga nga munaana omwezi guno, okukubagiza ab’olugandalwe ne Namwandu. Wetutuukidde mu maka g’omugenzi Kirumira e Bulenga nga ne Gen. Henry Tumukudde eyali minisita w’ebyobutebenkenvu nga naye azze ekukubagiza.

More News