Jamil Mukulu Akyawerennemba

0
838

Kkooti ewozesa bakalintalo ewadde olwa 18 omwezi ogujja okutandika okuwulira obujulizi mu misango gy’obutujju egivunaniibwa eyali akulira akabinja ka bayekeera ba ADF Jamil Mukulu ne banne. Wano wenesalirawo oba omusango gunno gw’akuwulirwa oba nedda.