Kamalabyonna Alambudde Munnamawulire

0
536

Kattikiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asaasidde bannamawulire abazze batulugunyizibwa ensangi zino wabula nagaamba nti abakulu b’ekikwataako baabaleke bakole omurimu gwabwe mu mirembe kubanga baliwo kwogera mazzima.
Katikkiro abadde agenze kulambula ku munnamawulire Tomusange Kayinja eyasimatuuse okutibwa.