Kitatta Azeeyo mu Nkambi

0
808

Kooti y’amagye evunaana eyali omuyima wa boda boda 2010 eyongezzaayo okuwulira okusaba kwe okw’okweyimiriirwa oluvannyuma lw’omuwaabi wa gavumenti okusaba ayongerweyo akadde. Major Rafeal Mugisha ategeezezza kkooti nti bambega abalina okuwa obujulizi ku nsonga y’okweyimiriwa kwa Kitatta tebali mu ggwanga.