Leediyo Ekutte Omuliro N'ebengeya

0
356

Omuliro ogutannategeerekeka kweguvudde gusaanyizzaawo Leediyo ya Kiira FM esangibwa mu kibuga Jinja. Omuliro guno ogukutte ku ssaawa bbiri ez’okumakya, gutandikidde mu ‘studio’ negulyoka gusaasaanira woofisi zonna era poliisi weetuukidde nga kumpi ebintu byonna bisirisse.