Lukwago Tafulumye Wuwe Lwa Poliisi

0
297

Webukeredde leero nga police eyiye abawanvu nabampi mu maka gabannabyabufuzi aboludda oluvuganya okubatangira okuva mu maka gaabwe.
Police egamba yabadde ebatangira okukola akavuyo kubanga bavudde mabega nga bewera okukunga abantu okugenda munkungaana ezitagoberera mateeka.