MAO Atabukidde Bebe Cool lwa Bobi Wine

0
231

Pulezidenti w’ekibiina kya Democratic party Norbert Mao atabukidde omuyimbi Moses Sali amanyiddwa nga Bebe cool olw’ebigambo byeyayogera ku muyimbi munne Bobi Wine bweyategeeza nga bw’abusabuusa okulemalakwe okumutusiza okukozesa emiggo okugambibwa nti kw’amutusibwako amagye agakuuma omukulembeze w’eggwanga nga bwagamba . Mao abadde mulukungaana lw’abamawulire mwasabidde Bebe Cool aveeyo mangu yetondere Banayuganda .