Mubanje Agenze Makindye Kulaba Kitatta Naye!

0
335

MUFTI wa Uganda Sheikh Shaban Ramathan Mubajje akonkomalidde ku nkambi y’amagye e Makindye gyakedde okulambula eyali omuyima w’ekibiina kya Bodaboda 2010, Abdallah Kitatta. Mubaje ne banne baagenze nabo tebakkiriziddwa wadde okusukka omulyango gw’ekambi wadde ng’abannyonnyodde nti yabadde afunye olukusa okulaba abasibe.