Munnamawulire Asimatusse Amasasi

0
225

Waliwo munnamawulire ow’erinnya awonye okuttibwa mu ngeri abatemu gyebasseemu omupoliisi Muhammad Kirumira. Emmotok aya munnamawulire esasiddwa amasasi endabirwamu neziyiika wabula munnamawulire n’asimatuka. Bino nno bibadde Masaka mu Buddu. Police e Masaka ekutte abagoba b’ebiduka abawerako mu kaweefube w’okussa ekiragiro ky’omukulembeze w’eggwanga n’okutereeza entambula y’ebidduka n’okuggya ebidduka byonna ebitatuukana na mutindo ku nguudo kwebikyalemeddde.