Museveni Atumye Mukoddomi we Odrek Rwaboogo Okuteekateeka Abavubuka B’e Busoga

0
315

President Museveni atumye mukoddomi we Odrek Rwaboogo okuteekateeka abavubuka b’e Busoga gy’anatera okukyalako, mu kaweefuwe gw’aliko akugabira abavubuka ssente z’okwekulaakulanya. Rwaboogo atandikidde mu disitulikiti y’e Kamuli gy’akubiriza abavubuka okwekolamu ebibiina by’obwegassi kubanga tebazigabira bantu kinoomu.