Muwe Omusolo Eggwanga Likule

0
379

Ekitongole ekiwooza ki Uganda Revenue Authority omwaka gw’esimbi oguwedde kyalemererwa okukungaanya omusolo ogwali gwabagerekerwa mu mbalirira y’eggwanga, ekyokusoomooza eri eggwanga. Okusinziira ku bawooza, obutatuuka ku kiruubirirwa ky’omusolo kyava ku misolo egimu ejjgyaggyibwawo ng’omwaka gw’ebyensimbi gwakatandika. Nabakooza Lydia yalina ebisingawo.