Muzaata Alabudde Aboogera Ennyo

0
379

Leero lutikko enkulu e Namirembe etegese okusaba okwenjawulo okujjukira Namasole wa Buganda Sarah Nalule Kisosonkole wamu n’omulangira Richard Walugembe. Okusaba kuno okubadde okwenjulo kwetabiddwamu ssabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi II nga abadde werekeddwako Nnabagereka Sylvia Nagginda abalangira wamu nabambejja