Mwetegekere Enkuba Namuttikwa

0
742

Omulimi atanasambula wandiba nga oluddewo anti abakugu bakakasizza nti enkuba tandise era nga egenda kubeera nnyingi ddala. Okusinziira ku minister w’a mazzi no butonde bw’ensi, Mary Goretti Katutu kyekiseera abalimi okusimba emmere ey’ebika byonna kubanga enkuba yaakuyonnyera ebbanga.