Naawe Wettanire Nnyo Eby'emikono

0
341

Uganda EKYALINA ky’ekyalina kwekusomesa abayizi nebakwata mu bitabo wabula nga byebasomye tebasobola ku bikola. Kampuni ya Kira Motors ezizaayo abakozi baayo okufuna obukugu obwetagisa mu kukola emirimu. Kampuni egamba wadde abakozi baayo baasoma nebakuguka obwa yingiya nebafuna ne zi diguli balina byebetaaga okuyiga ookuva ku tendekero lino.