Nambooze Akyali ku Ndiri

0
589

Omubaka wa municipaali ye Mukono Betty Nambooz Bakireke alabudde banabyabufuzi abali ku ludda oluvuganya okwewala banakigwanyizi abayinza okuvaako okubajja ku mulamwa gwebaliko ogwokununula egwanga.
Okwogera bino, Nambooze abadde ayanukula munnamagye eyagannyuka Maj.Gen. Kasirye Ggwanga eyategeezezza nti bannabyabufuzi nga Nambooze bebayinza okuwabya omugendo gwa People Power ogukulemberwa Bobi Wine.