Obunkenke Bugguse E Nakigalala

0
782

Abatuuze b’e Makandwa, Nakigalala mu tawuni kanso y’e Kajjansi basula ku tebuukye olw’abaserikale abaayiibwa mu kitundu, nga bo balumiriza omugagga Madhivan nti yaabagobaganya. Entabwe eva ku ttaka eriwezaako yiika ezisoba mu nkaaga erikaayanirwa abatuuze ne Madhivan.