Okukulaakulanya Ebyobulambuzi

0
876

Ebyobulambuzi lyerimu ku makubo gavumenti yakuno mwegya obutitimbe bwensimbi kyokka nga ezibitekebwamu zibadde zikyali ntono ddala. Kati gavumenti esitukiddemu okwongera ku bintu ebigenda okusikiriza abalambuzi abajja kuno nga egenda kusookera ku kussaawo ensimbi ezigenda okutunda Uganda mu mawanga amalala.