Okulonda Abakulembeze ba Uganda Journalist Association

0
740

Ekibiina ekigatta bannamawulire ekya Uganda Journalist Association UJA kiri mu keterekerero akokulonda abakulembeze abajja abagenda okikulembera emyaka ebiri ejijja. Leero tutuddeko nabavuganya ku ntebe yobwa president okuli Lubowa Abubaker ne Kazibwe Bashir Mbaziira buli omu natuteera ku meeza byagenda okukolera bannamawulire singa anaaba alondeddwa okukulembera ekibiina kino.