Ssente Baziwole Abasuubula Pulodyusi

0
745

Akulira ekitongole kya bonna bagaggawale ekya Wealth Creation, Lt. Col Charles Angina ayagala obuwumbi e 100 ezassibwawo ogusuubula kasooli ku balimi beyadibako ziweebwe akakiiko akavunanyizibwa ku birime ebyempeke aka Grain council baobole okuggya kasooli oyo ku birimi.
Kino kiddiridde abalimi n’abasuubuzi okuzira ensimbi zino nga kati zivundira mu bbanka.