Ssentebe Omukadde Waayo Sitampu Gy'olina

0
426

Gavumenti erabudde nti egenda okutandika okukwata bassentebe b’ebyalo bonna abakyagaanidde stamp z’ebyalo eby’enjawulo oluvannyuma lw’okuwangulwa mu kalulu k’obwa ssentebe akaggwa gyebuvuddeko. Bino bijidde mu kiseera nga waliwo alipoota ezitandise okufuluma ku byalo ebimu nga bwewaliwo bassentebe abaagaana okuwaayo stamp nga kati ebyalo ebimu birina stamp ezisukka mwemu.