Temuvumirira Magye – Gen. Tumwine

0
369

Minisita wobutebenkevu bwegwanga General Elly Tumwiine agambye nti ekyabayisiiza amagye mu kibuga nti bafunye amawulire nti wabaddewo abakozi be fujjo abaabadde bagaala okukikumako omuliro.
Tumwine abadde ayogera ne bannamwulire abasaaka aga palamenti,aalabudde ababaka ba paalamenti nebanamawulire abetanidde omuze ogwokwogerera nga amagye ge gwanga aga UPDF ebigambo ebisongovu.