Uganda Cranes Yakutunka ne Tiimu ya Tanzania

0
786

Ku lw’omukaaga lwa sabiiti eno tiimu y’eggwanga the Cranes yaakukwata Tanzania mu mupiira gwabwe ogwokubiri mu kibinja L mu mpaka z’okusunsulamu abaneetaba mu mpaka za Africa cup mu 2019. Wetwogerera abazannyi 24 bonna bayingide dda enkambi nga abasinga kubano beetabye mu kutendekebwa kwa leero.