UPC Yawulidde Ebyagudde mu FDC, Muntu Yeyongeddeyo

0
899

Pulezidenti w’ekibiina ki Uganda People’s Congress Jimmy Akena asambiridde eby’abavubuka bano n’ategeeza nti enkaayana mu FDC ne mu bibiina ebirala gyeziri wabula kisinziira butya bwemuzigonjola. Wadde bannakibiina kino babadde baguglanira munda okumala akaseera, bannakampala abamu betwogweddeko nabo bekengedde enteekateeka za Muntu