Wuuno Azadde Bataano

0
329

Omukazi ategeerekeseko erya Nakato abadde amaze emyaka 22 ng’anoonya omwana akubyewo ezzadde lya baana bataano omulundi gumu. Mulongo Nakato omutuuze w’omu Kampala yasalwako ebbeere erimu olw’obulwadde bwa kkookolo, asabye abazirakisa bamudduukirire asobole okukuza abaana be Katonda bamuwadde.

More News