Abavubuka Ba NRM e Nakaseke Banyiivu

0
928

Abakulembeze babavubuka okuva mu gombolola ye Nakaseke mu district y’emu bawadde NRM nsalessale wa mwezi gumu gwoka ebalowozeeko, singa tekikola bakukunga banaabwe abasoba mu 5,000 babulire ekibiina kya NRM. Bagamba ebbanga lyebamaze nga bawagira NRM tebalina kyebafunyeemu ssonga ne bajjajaabwe bafirira ekibiina kyekimu okukireeta mu buyinza.