Ebizimbe Bibula Kukuba Baana e Mayuge

0
826

Omuwendo gwabaana abawanduka mu masomero mu district ye Mayuge gwongedde okwerarikiriza abasomesa, abakulira ebyenjigiriza saako bannakyewa. Abasomesa nabazadde e Mayuge bagamba nti obuzibu businze kuva kubwavu obuluma abazadde okwo saako amasomero obutaba nabikozesebwa ekivirako abaana okwenyiwa okusoma.