Ssebagala ku Opozisoni, B'eyuza

0
753

Alhaj Nasser Ntege Ssebaggala awabudde ekibiina ki Democratic Party nekiwayi kyabavubuka ekya UYD kunteekateeka zebalimu ezokugatta e kibiina nategeeza nti bana Uganda kyebeetaaga kwekubanjulira program ennungi sossi kubalaga buwagizi bwebafunye ensanji zino. Kukya Muntu okulekulira FDC ategeezezza nga ekibiina bwekigenda okunafuwa.